Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Ssebutemba 5-11

ZABBULI 119

Ssebutemba 5-11
  • Oluyimba 48 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • ‘Tambulira mu Mateeka ga Yakuwa’: (Ddak. 10)

    • Zb 119:1-8—Bwe tutambulira mu mateeka ga Katonda tufuna essanyu erya nnamaddala (w05 5/1 3 ¶3-4)

    • Zb 119:33-40—Ekigambo kya Katonda kituyamba okugumira ebizibu (w05 5/1 6 ¶12)

    • Zb 119:41-48—Bwe tutegeera obulungi Ekigambo kya Katonda kitusobola okubuulira n’obuvumu (w05 5/1 6 ¶13-14)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Zb 119:71—Miganyulo ki egiyinza okuva mu kubonaabona? (w06 10/1 30 ¶4)

    • Zb 119:96—Omuwandiisi wa zabbuli yali ategeeza ki bwe yagamba nti: “Nkirabye nti ebintu byonna ebituukiridde biriko ekkomo”? (w06 10/1 30 ¶5)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Zb 119:73-93

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Tegeka Ennyanjula z’Omwezi Guno (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo eziraga ennyanjula ze tuyinza okukozesa, era oluvannyuma lwa buli vidiyo, mukubaganye ebirowoozo. Kubiriza ababuulizi okutegeka ennyanjula ezaabwe.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO