Okitobba 25-31
YOSWA 15-17
Oluyimba 146 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Kuuma Obusika Bwo obw’Omuwendo”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Yos 17:15, 18—Tukimanya tutya nti ensi ya Isirayiri ey’edda yalimu ebibira bingi? (w15 7/15 lup. 32)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Yos 15:1-12 (th essomo 5)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muyite ajje mu nkuŋŋaana. (th essomo 19)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe ekimu ku ebyo bye tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli. (th essomo 4)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lffi essomo 01, akatundu 6 ne Abamu Bagamba Nti (th essomo 9)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Buulira Abantu Amawulire Amalungi nti Ensi Empya Enaatera Okujja!”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo y’oluyimba, Mu Nsi Empya Ejja.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr sul. 15 ¶8-14
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 34 n’Okusaba