Okitobba 17-23
1 BASSEKABAKA 21-22
Oluyimba 134 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Koppa Engeri Yakuwa gy’Akozesaamu Obuyinza Bwe”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
1Sk 21:27-29—Tumanya tutya nti ebyo Akabu bye yakola byali tebiraga nti yali yeenenyezza mu bwesimbu? (w21.10 lup. 3 ¶4-6)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 1Sk 22:24-38 (th essomo 2)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma tandika okumuyigiriza Bayibuli ng’okozesa brocuwa Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! (th essomo 4)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe brocuwa Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, era otandike okumuyigiriza Bayibuli mu ssomo 01. (th essomo 6)
Okwogera: (Ddak. 5) w15 3/15 lup. 10-11 ¶10-12—Omutwe: Kiki kye Tuyigira ku Bwesigwa bwa Nabbosi? (th essomo 14)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Okwagala Kugumiikiriza era Kwa Kisa”: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo ku bibuuzo bino: Alexandru yayoleka atya obugumiikiriza n’ekisa ng’omutwe gw’amaka? Lwaki oluvannyuma Dorina yakyuka? Ebyo ebikwata ku Alexandru ne Dorina bituyigiriza ki?
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 5)
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 23
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 50 n’Okusaba