Okitobba 24-30
2 BASSEKABAKA 1-2
Oluyimba 79 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Ekyokulabirako Ekirungi Ennyo mu Kutendeka Abalala”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
2Sk 2:11—Eriya bwe ‘yayambuka mu ggulu,’ wa gye yagenda? (w05 10/1 lup. 19 ¶2)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 2Sk 2:1-10 (th essomo 10)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga abantu ze batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 12)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Mubuulire ku nteekateeka gye tulina ey’okuyigiriza abantu Bayibuli ku bwereere era omuwe kkaadi ekwata ku nteekateeka eyo. (th essomo 13)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) mu bufunze, okwejjukanya, n’eky’okukolako mu lff essomo 07 (th essomo 14)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Ebintu Ebirala Ebituyamba nga Tukozesa Ekitabo Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mu bufunze, buuza omubuulizi alina omuntu gw’ayigiriza Bayibuli mu kitabo Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! Mubuuze: Kiki ekisinze okukunyumira ng’okozesa ekitabo kino? Vidiyo n’ebibuuzo ebireetera omuntu okuwa endowooza ye ebiri mu kitabo kino bikutte bitya ku muyizi wo?
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 24
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 66 n’Okusaba