Okitobba 31–Noovemba 6
2 BASSEKABAKA 3-4
Oluyimba 151 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Situla Omwana Wo”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
2Sk 4:38—“Abaana ba bannabbi” bayinza okuba nga be baali baani? (it-2-E lup. 697 ¶2)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 2Sk 3:1-12 (th essomo 5)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga abantu ze batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 17)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako era obe ng’amulaga vidiyo Omuntu Ayigirizibwa Atya Bayibuli? (th essomo 20)
Okwogera: (Ddak. 5) w13 8/15 lup. 28-29—Omutwe: Oyinza Otya Okukoppa Obwetoowaze bwa Erisa mu Buweereza Bwo? (th essomo 15)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Abafu Lwe Balizuukira”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo Omuntu Wo bw’Afa.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 25
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 139 n’Okusaba