Ssebutemba 26–Okitobba 2
1 BASSEKABAKA 15-16
Oluyimba 73 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Naawe Oyoleka Obuvumu nga Asa?”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
1Sk 16:34—Ebiri mu lunyiriri luno bituyamba bitya okweyongera okuba abakakafu nti obunnabbi bwa Yakuwa bwonna bujja kutuukirira? (w98-E 9/15 lup. 21-22)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 1Sk 15:25–16:7 (th essomo 5)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ennyanjula gye tukozesa mu kaweefube w’okutandika okuyigiriza abantu Bayibuli eri mu kitundu Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga abantu ze batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 12)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ennyanjula gye tukozesa mu kaweefube w’okutandika okuyigiriza abantu Bayibuli eri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Beera ng’amulaga vidiyo Lwaki Kikulu Okuyiga Bayibuli? (th essomo 16)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lff essomo 07 akatundu 6 (th essomo 6)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Abasirikale ba Kristo Abavumu: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo. Oluvannyuma babuuze ekibuuzo kino: Kiki ky’oyigidde ku Benjamin ne Sruthi?
Ebikolebwa Ekibiina: (Ddak. 10) Mulabe vidiyo, Ebikolebwa Ekibiina eya Ssebutemba.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 20
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 103 n’Okusaba