Okitobba 16-22
YOBU 6-7
Oluyimba 33 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Bw’Oba Owulira ng’Ebizibu Bikuyitiriddeko”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Yob 6:29—Biki ebiyinza okutuyamba okwewala okusalira bakkiriza bannaffe omusango? (w20.04 lup. 16 ¶10)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Yob 6:1-21 (th essomo 2)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga abantu ze batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 7)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe ekimu ku ebyo bye tukozesa mu kuyigiriza. (th essomo 11)
Okwogera: (Ddak. 5) w22.01 lup. 12-13 ¶15-18—Omutwe: Yigiriza Bulungi Nga Yakobo—Kozesa Ebyokulabirako Ebituukirawo. (th essomo 8)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Yakuwa Ayamba abo Abaweddemu amaanyi”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff okwejjukanya ekitundu 4
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 143 n’Okusaba