Okitobba 23-29
YOBU 8-10
Oluyimba 107 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Okwagala Kwa Katonda Okutajjulukuka Kutukuuma Okuva Eri Obulimba Bwa Sitaani”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Yob 9:32—Kiki kye twandikoze singa tubaako bye tusoma mu Bayibuli ne tutabitegeera? (w10 10/15 lup. 6-7 ¶19-20)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Yob 9:20-35 (th essomo 11)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe ekimu ku ebyo bye tukozesa mu kuyigiriza. (th essomo 17)
Okudiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe brocuwa Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! era mu bufunze mulage ekitundu “Engeri gy’Oyinza Okuganyulwa mu Bujjuvu mu Masomo Gano.” (th essomo 3)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lff essomo 16 akatundu 6 ne Abamu Bagamba Nti (th essomo 14)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Yamba Abo Abatettanira bya Ddiini Okumanya Omutonzi Waabwe”: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo.
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 5)
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) bt “Ebbaluwa Okuva eri Akakiiko Akafuzi ak’Abajulirwa ba Yakuwa” n’essuula 1 ¶1-7
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 64 n’Okusaba