EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
Okwagala Kwa Katonda Okutajjulukuka Kutukuuma Okuva Eri Obulimba Bwa Sitaani
Sitaani ayagala abantu balowooze nti ebintu ebibi ebibatuukako Yakuwa y’abireeta (Yob 8:4)
Ayagala tulowooze nti Yakuwa tafaayo oba nga tukuuma obwesigwa bwaffe oba nedda (Yob 9:20-22; w15 7/1 lup. 12 ¶3)
Okwagala Kwa Yakuwa okutajjulukuka kutuyamba obutabuzaabuzibwa bulimba bwa Sitaani (Yob 10:12; Zb 32:7, 10; w21.11 lup. 6 ¶14)
GEZAAKO KINO: Bw’oba oyolekagana n’ekizibu, laba engeri ezitali zimu Yakuwa gy’akuyambamu, oziwandiike, era ozejjukanyenga.