Okitobba 30–Noovemba 5
YOBU 11-12
Oluyimba 87 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Ebintu Ebisatu Ebituyamba Okufuna Amagezi n’Okugaganyulwamu”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Yob 12:11—Omusingi oguli mu lunyiriri luno guyinza gutya okutuyamba okwongera okulongoosa mu ngeri gye tuwulirizaamu? (w08 10/1 lup. 19 ¶5)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Yob 12:1-25 (th essomo 5)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Mubuulire ku nteekateeka y’okuyigiriza abantu Bayibuli, era omuwe kkaadi eraga enteekateeka y’okuyiga Bayibuli. (th essomo 1)
Okudiŋŋana: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muyite ajje mu nkuŋŋaana, era obe ng’amulaga vidiyo Biki Ebikolebwa mu Kingdom Hall? era mugikubaganyeeko ebirowoozo. (th essomo 13)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lff essomo 12 mu bufunze, okwejjukanya, ne eky’okukolako (th essomo 19)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Abazadde—Muyambe Abaana Bammwe Okufuna Amagezi Agava Eri Katonda”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: Ddak. 30) bt sul. 1 ¶8-15, akas. ku lup. 13
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 3 n’Okusaba