EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
Weewale Ebigambo eby’Obulimba
Ebyo Erifaazi bye yayogera byalabika ng’ebituufu olw’okuba yali mukulu mu myaka era ng’atwalibwa okuba ow’amagezi (Yobu 4:1; it-1-E lup. 713 ¶11)
Dayimooni zaamuleetera okugamba Yobu ebigambo ebimalamu amaanyi (Yobu 4:14-16; w05-E 9/15 lup. 26 ¶2)
Ebimu ku ebyo Erifaazi bye yayogera byali bituufu naye yabyogerera mu kiseera ekikyamu (Yobu 4:19; w10 2/15 lup. 19 ¶5-6)
Ensi ya Sitaani ebunyisa ebigambo eby’obulimba.
WEEBUUZE, ‘Nfuba okumanya obanga ebigambo bye mpulidde bituufu?’—mrt-E lup. 32 ¶13-17.