Ssebutemba 18-24
ESEZA 6-8
Oluyimba 115 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Kye Tuyigira ku Kwogera Ebigambo Ebituukirawo mu Kiseera Ekituufu”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Es 7:4—Okuzikirizibwa kw’Abayudaaya ‘kwandifiiriza kutya kabaka’? (w06 3/1 lup. 7 ¶1)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Es 8:9-17 (th essomo 5)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga abantu ze batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 3)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muyite ajje mu nkuŋŋaana, era obe ng’amulaga vidiyo Biki Ebikolebwa mu Kingdom Hall? era mugikubaganyeeko ebirowoozo. (th essomo 12)
Okwogera: (Ddak. 5) w22.01 lup. 10-11 ¶8-10—Omutwe: Yigiriza Bulungi Nga Yakobo—Yigiriza mu Ngeri Ennyangu. (th essomo 17)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Weesige Yakuwa Bwe Wabaawo Abakuyiikiriza”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe Vidiyo.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 58
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 124 n’Okusaba