Ssebutemba 25–Okitobba 1
ESEZA 9-10
Oluyimba 102 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Yakozesa Bulungi Obuyinza Bwe Yalina”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Es 9:15, 16—Lwaki Abayudaaya tebalina munyago gwe baatwala? (w06 3/1 lup. 7 ¶4)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Es 9:1-14 (th essomo 11)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 2) Kozesa ebyo ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 6)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 5) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe brocuwa Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, era omulage engeri gye tuyigirizaamu abantu Bayibuli. (th essomo 13)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lff essomo 12 Yiga Ebisingawo n’akatundu 4 (th essomo 19)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Abasumba Abakola Ennyo Okuyamba Abantu ba Katonda”: (Ddak. 15) Mulabe Vidiyo Oluvannyuma Mukubaganye Ebirowoozo.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 59 akatundu 1-5
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 55 n’Okusaba