Ssebutemba 4-10
ESEZA 1-2
Oluyimba 137 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Fuba Okuba Omwetoowaze nga Eseza”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Es 2:5—Biki ebiyinza okuba nga bikakasa ebyo Bayibuli by’eyogera ku Moluddekaayi? (w22.11 lup. 31 ¶3-6)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Es 1:13-22 (th essomo 10)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Vidiyo Eraga eky’Okukola ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Omulundi Ogusooka: Obwakabaka—Mat 6:9, 10. Muyimirize vidiyo buli awali akabonero ak’okugiyimiriza era obuuze ebibuuzo ebiragiddwa mu vidiyo.
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe akatabo Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! (th essomo 1)
Okwogera: (Ddak. 5) w20.11 lup. 13-14 ¶3-7—Omutwe: Yamuyamba ng’Akozesa Yesu ne Bamalayika. (th essomo 14)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Bavubuka Banno Kye Bagamba—Endabika: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo. Oluvannyuma buuza abawuliriza ebibuuzo bino: Lwaki si kyangu okuba n’endowooza ennuŋŋamu ku ndabika yaffe?
Omusingi oguli mu 1 Peetero 3:3, 4 guyinza gutya okutuyamba okuba n’endowooza ennuŋŋamu ku ndabika yaffe?
Ebikolebwa Ekibiina: (Ddak. 10) Mulabe vidiyo Ebikolebwa Ekibiina eya Ssebutemba.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 56 ne ebyongerezeddwako 6 ne 7
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 101 n’Okusaba