Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Okitobba 14-20

ZABBULI 96-99

Okitobba 14-20

Oluyimba 66 n’Okusaba | Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

1. ‘Langirira Amawulire Amalungi!’

(Ddak. 10)

Buulira abalala mawulire amalungi (Zb 96:2; w11-E 3/1 lup. 6 ¶1-2)

Babuulire amawulire amalungi agakwata ku lunaku olw’okusalirako omusango (Zb 96:​12, 13; w12 10/1 lup. 16 ¶1)

Babuulire ku kigendererwa kya Yakuwa eky’ensi okujjula abantu abatendereza erinnya lye (Zb 99:​1-3; w12 9/15 lup. 12 ¶18-19)

2. Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo

(Ddak. 10)

  • Zb 96:1—Emirundi egisinga ebigambo “oluyimba olupya” we biba bikozeseddwa mu Bayibuli biba bitegee za ki? (it-2-E lup. 994)

  • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

3. Okusoma Bayibuli

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

4. Beera Mumalirivu—Ekyo Yesu Kye Yakola

5. Beera Mumalirivu—Koppa Yesu

(Ddak. 8) Kukubaganya birowoozo lmd essomo 10 akatundu 3-5 ne “Laba ne.”

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Oluyimba 9

6. Ebyetaago by’Ekibiina

(Ddak. 15)

7. Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina

(Ddak. 30) bt sul. 16 ¶10-18

Okufundikira (Ddak. 3) | Oluyimba 67 n’Okusaba