OMUNAALA GW'OMUKUUMI Na. 1 2016 | Lwaki Kikulu Okuba Omwesigwa?
Abantu abasinga obungi balimba waakiri omulundi gumu mu buli mboozi ey’eddakiika ekkumi. Lwaki wandifubye okubeera ow’enjawulo?
OMUTWE OGULI KUNGULU
Ddala Wakyaliyo Abantu Abeesigwa?
Ebyo ebyatuuka ku Hitoshi biraga nti abantu abeesigwa batono nnyo.
OMUTWE OGULI KUNGULU
Emiganyulo Egiri mu Kubeera Omwesigwa
Engeri abamu gye baganyuddwa mu kubeera abeesigwa.
BAYIBULI EKYUSA OBULAMU BW'ABANTU
Nkusaba Ompe Omwaka Gumu Gwokka ogw’Emirembe n’Essanyu
Alain Broggio yaddamu nnyo amaanyi bwe yasoma 1 Yokaana 1:9.
Obadde Okimanyi?
Emizingo egy’ogerwako mu Bayibuli gyakozesebwanga gitya era gyakolebwanga gitya? Baani abayinza okuba nga be baali “bakabona abakulu” aboogerwako mu Byawandiikibwa eby’Oluyonaani?
Owulira nga Toli wa Mugaso
Ebintu bisatu ebisobola okukuyamba.
AMAGEZI AG'EDDA AGAKYAKOLA NE LEERO
Teweeraliikiriranga
Yesu teyakoma kutugamba buteeraliikirira, yatubuulira n’ebinaatuyamba obuteraliikirira.
Biki bye Tuyiga mu Bayibuli?
Abantu abaafa baliddamu okuba abalamu?
Ebirala Ebyajulizibwako mu Magazini Eyakubibwa mu Kyapa
Ddala Bayibuli Esobola Okunnyamba nga Ndi Mwennyamivu?
Waliwo ebintu bisatu Katonda by’akola okuyamba abennyamivu.