Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Engeri Gye Tuyinza Okweggyamu Obukyayi

Engeri Gye Tuyinza Okweggyamu Obukyayi

Ekigambo kya Katonda Bayibuli kisobola okuyamba abantu okukyuka ne babeera bantu balungi. (Abebbulaniya 4:12) Ebikirimu biyambye abantu bangi nnyo okweggyamu obukyayi bwe baalina eri abalala. Ka tulabeyo ebintu bina okuva mu Bayibuli ebiyambye abantu bangi okweggyamu obukyayi.