Olukalala lw’Emitwe mu Omunaala gw’Omukuumi ne mu Zuukuka! eza 2019
Lulaga ekitundu ne magazini mwe kyafulumira
OMUNAALA GW’OMUKUUMI OGW’OKUSOMA MU KIBIINA
ABAJULIRWA BA YAKUWA
BAYIBULI
Ebiri mu Muzingo ogw’Edda Bimanyibwa,” Jjun
EBIBUUZO EBIVA MU BASOMI
Enjigiriza egamba nti omuntu bw’afa waliwo ekisigala nga kiramu yatandikira mu edeni? (Lub 3:4), Ddes.
Lwaki omuwala eyakwatirwanga “ku ttale” teyabanga musango nga tewali bajulizi babiri? (Ma 22:25-27), Ddes.
EBIRALA
Amakuŋŋaaniro Gaatandikawo Gatya? Feb.
Obuvunaanyizibwa bw’Abawanika mu Biseera by’Edda? Noov.
Okutambulira ku Mmeeri mu Biseera by’Edda, Apul.
Okwekuumamu Omutego gwa Sitaani (Ebifaananyi eby’Obuseegu), Jjun.
EBITUNDU EBY’OKUSOMA
Abazadde—Mutendeke Abaana Bammwe Baagale Yakuwa, Ddes.
“Abo Abakuwuliriza” Bajja Kulokolebwa, Agu.
Amagedoni Mawulire Malungi! Sseb.
Amazima Agakwata ku Kufa, n’Okusigala nga Tuli Beesigwa, Apul.
Ba n’Eby’Okukola Bingi mu Nnaku Zino Ezisembayo ‘ez’Ennaku ez’Enkomerero,’ Okit.
Ebimu ku Ebyo Bye Tuyiga mu Kitabo ky’Eby’Abaleevi, Noov.
Engeri Ezituleetera Okubeerangawo mu Nkuŋŋaana Zaffe, Jjan.
Engeri Omwoyo Omutukuvu Gye Gutuyambamu, Noov.
Faayo ku Balala ng’Obuulira, Maak.
Faayo ku Nneewulira y’Abalala, Maak.
Kiki Ekiŋŋaana Okubatizibwa? Maak.
Kiki Yakuwa ky’Anaakuleetera Okuba? Okit.
Kkiriza Obuyambi bwa Yakuwa Osobole Okuziyiza Emyoyo Emibi, Apul.
Kola Emikwano Eminywevu ng’Enkomerero Tennajja, Noov.
Koppa Yesu Osigale ng’Olina Emirembe, Apul.
Kuuma Obugolokofu Bwo! Feb.
“Laba! Ekibiina Ekinene,” Sseb.
Lwaki Osaanidde Okukiraga nti Osiima? Feb.
Lwaki Tugondera Yakuwa era Ekyo Tukikola Tutya? Sseb.
‘Maliriza Ekyo Kye Watandika Okukola,’ Noov.
“Mugende Mufuule Abantu . . . Abayigirizwa,” Jjul.
“Mujje Gye Ndi, . . . Nange Nnaabawummuza,” Sseb.
“Mwegendereze Waleme Kubaawo Abafuula Abaddu”! Jjun.
Noonya Obuwombeefu Osanyuse Yakuwa, Feb.
Okubudaabuda Abo Abaakabasanyizibwa, Maay.
Okufuna Essanyu mu Buweereza Obupya, Agu.
Okutuuka ku Mitima gy’Abo Abatalina Ddiini, Jjul.
Okwagala Kwammwe ka Kweyongere, Agu.
Okwagala n’Obwenkanya mu Isirayiri ey’Edda, Feb.
Okwagala n’Obwenkanya mu Kibiina Ekikristaayo, Maay.
Okwagala n’Obwenkanya mu Nsi Ennyonoonefu, Maay.
Olabirira Bulungi ‘Engabo Yo Ennene ey’Okukkiriza’? Noov.
Omukolo Omwangu Kye Gutuyigiriza ku Kabaka ow’Omu Ggulu, Jjan.
Otuukiriza Obuweereza Bwo mu Bujjuvu? Apul.
Oyinza Otya Okukuuma Omutima Gwo? Jjan.
Sigala ng’Oli Mwesigwa mu “Kibonyoobonyo Ekinene,” Okit.
Siguukulula Buli Ndowooza Ewakanya Okumanya Okukwata ku Katonda! Jjun.
Tendereza Yakuwa mu Kibiina, Jjan.
“Tetulekulira”! Agu.
“Teweeraliikirira, Kubanga Nze Katonda Wo,” Jjan.
Tobuzaabuzibwa ‘Magezi ga Nsi Eno,’ Maay.
Waliwo Ekiseera eky’Okukola n’Eky’Okuwummula, Ddes.
Weemalire ku Yakuwa, Okit.
Weesige Yakuwa ng’Olina Ebikweraliikiriza, Jjun.
Weeteekereteekere Kati Okuyigganyizibwa, Jjul.
Weeyongere Okulongoosa mu Ngeri Gye Weesomesaamu! Maay.
Weeyongere Okuweereza Yakuwa nga Tuwereddwa, Jjul.
Wuliriza Eddoboozi lya Yakuwa, Maak.
Yakuwa Akuwa Eddembe, Ddes.
Yakuwa Ayagala Nnyo Abaweereza Be Abeetoowaze, Sseb.
Yakuwa Omumanyi Kyenkana Wa? Ddes.
Yamba Abalala Okwaŋŋanga Ebibeeraliikiriza, Jjun.
EBYAFAAYO
Okutendekebwa Kwe Nnafuna Kwannyweza mu by’Omwoyo (W. Mills), Feb.
Twazuula “Luulu ey’Omuwendo Omungi” (W. ne P. Payne), Apul.
Yakuwa Ampadde Emikisa Mingi Nnyo Gye Nnali Sisuubira (M. Tonak), Jjul.
OBULAMU N’ENGERI Z’EKIKRISTAAYO
“Mwebazenga Olwa Buli Kintu Kyonna,” Ddes.
Obulungi—Tuyinza Tutya Okubukulaakulanya, Maak.
Okukkiriza—Engeri Etuyamba Okuba Abanywevu, Agu.
Tumuyigirako Okusigala nga Tuli Basanyufu (Yokaana Omubatiza), Agu.
YAKUWA
YESU KRISTO
Ddala Yanfiirira? Jjul.
OMUNAALA GW’OMUKUUMI OGWA BONNA