OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA Agusito 2024

Omunaala guno gulimu ebitundu eby’okusoma mu kibiina okuva nga Okitobba 7–​Noovemba 10, 2024.

EKITUNDU EKY’OKUSOMA 31

Yakuwa ky’Akoze Okununula Abantu Aboonoonyi

Kya kusomebwa okuva nga Okitobba 7-13, 2024.

Ebibuuzo Ebiva mu Basomi

 Okussa eriiso ku muntu okwogerwako mu 2 Abassessalonika 3:​14 kulina kukolebwa kibiina oba Bakristaayo kinnoomu?

EKITUNDU EKY’OKUSOMA 32

Yakuwa Ayagala Bonna Beenenye

Kya kusomebwa okuva nga Okitobba 14-20, 2024.

EKITUNDU EKY’OKUSOMA 33

Engeri Ekibiina Gye Kiyinza Okukoppa Endowooza Yakuwa gy’Alina ku Abo Abakoze Ekibi eky’Amaanyi

Kya kusomebwa okuva nga Okitobba 21-27, 2024.

EKITUNDU EKY’OKUSOMA 34

Engeri Abakadde Gye Bayinza Okulaga Aboonoonyi Okwagala n’Obusaasizi

Kya kusomebwa okuva nga Okitobba 28–​Noovemba 3, 2024.

EKITUNDU EKY’OKUSOMA 35

Engeri Abakadde Gye Bayinza Okuyamba Abo Ababa Baggiddwa mu Kibiina

Kya kusomebwa okuva nga Noovemba 4-10, 2024.

Eri Abasomi

Omunaala guno gulimu ebitundu ebiraga engeri Yakuwa gy’atwalamu abo ababa bakoze ekibi eky’amaanyi era n’engeri gy’abayambamu. Ate era bitulaga engeri gye tusobola okukoppa okwagala kwe n’obusaasizi.