Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Olukalala lw’Emitwe mu Omunaala gw’Omukuumi ne mu Zuukuka! 2022

Olukalala lw’Emitwe mu Omunaala gw’Omukuumi ne mu Zuukuka! 2022

Lulaga ekitundu ne magazini mwe kyafulumira

OMUNAALA GW’OMUKUUMI OGW’OKUSOMA MU KIBIINA

ABAJULIRWA BA YAKUWA

  • 1922​—Emyaka Kikumi Egiyise, Okit.

EBIBUUZO EBIVA MU BASOMI

  • Baani abajja okuzuukizibwa ku nsi, era banaazuukizibwa mu biti ki? Sseb.

  • Bayibuli eyogera ki ku kukuba ebirayiro?

  • Dawudi ‘yasaasira atya Mefibosesi’ kyokka oluvannyuma n’awaayo Mefibosesi attibwe? (2Sa 21:7-9), Maak.

  • Dawudi yali asavuwaza bwe yagamba nti yanditenderezza erinnya lya Yakuwa “emirembe n’emirembe”? (Zb 61:8), Ddes.

  • Engeri gye tutwalamu obufumbo obwasooka n’obufumbo obupya singa omuntu addamu okuwasa oba okufumbirwa nga tasinzidde ku nsonga y’omu byawandiikibwa, Apul.

  • Kiki omutume Pawulo kye yali ategeeza bwe yagamba nti yali ‘mwana musowole’? (1Ko 15:8), Sseb.

  • Kiki Yesu kye yali ategeeza bwe yagamba nti: “Temulowooza nti nnajja kuleeta mirembe”? (Mat 10:34, 35), Jjul.

EBITUNDU EBY’OKUSOMA

  • Abakadde​—Mweyongere Okukoppa Omutume Pawulo, Maak.

  • “Abanoonya Yakuwa Tebaajulenga Kirungi Kyonna,” Jjan.

  • Abantu ba Yakuwa Baagala Obutuukirivu, Agu.

  • Abavubuka​—Mweyongere Okukulaakulana mu by’Omwoyo Oluvannyuma lw’Okubatizibwa, Agu.

  • Abazadde​—Muyambe Abaana Bammwe Okwagala Yakuwa, Maay.

  • Amagezi Aga Nnamaddala Galeekaanira mu Nguudo, Okit.

  • Amagezi Amalungi Agatuyamba mu Bulamu, Maay.

  • “Balina Essanyu Abo Abakuuma Obugolokofu” Bwabwe eri Yakuwa, Okit.

  • Bamaama Bye Bayinza Okuyigira ku Ewuniike, Apul.

  • Bye Tuyigira ku Maziga Yesu Ge Yakaaba, Jjan.

  • Ebyo Ebiri mu Kitabo ky’Okubikkulirwa Birina Makulu Ki gy’Oli Leero, Maay.

  • Ekitabo ky’Okubikkulirwa Kyogera Ki ku Biseera Byo eby’Omu Maaso, Maay.

  • Ekitabo ky’Okubikkulirwa Kyogera Ki ku Ekyo Ekinaatuuka ku Balabe ba Katonda, Maay.

  • Engeri gy’Owabulamu Abalala ‘Esanyusa Omutima’? Feb.

  • Engeri Okwagala Gye Kutuyamba Okuggwaamu Okutya, Jjun.

  • Engeri y’Okweteerawo Ebiruubirirwa eby’Omwoyo n’Okubituukako, Apul.

  • Engeri Yakuwa gy’Atuyamba Okugumiikiriza n’Essanyu, Noov.

  • Engeri Yakuwa gy’Atuyamba Okutuukiriza Obuweereza Bwaffe, Noov.

  • Enkizo ey’Okusaba Gitwale nga Nkulu Nnyo, Jjul.

  • Ensonga Lwaki Tubaawo ku Mukolo gw’Ekijjukizo, Jjan.

  • Erinnya Lyo Liwandiikiddwa mu “Kitabo eky’Obulamu”? Sseb.

  • “Essuubi Lyo Lisse mu Yakuwa,” Jjun.

  • Funa Essanyu mu Kuwa Yakuwa Ekisingayo Obulungi, Apul.

  • Kirage nti Weesigika, Sseb.

  • Koppa Yesu ng’Oweereza Abalala, Feb.

  • ‘Kozesa Bulungi Ebiseera Byo,’ Jjan.

  • Kuuma Essuubi Lyo nga Linywevu, Okit.

  • “Muzimbaganenga,” Agu.

  • Obunnabbi obw’Edda Obukulu Ennyo gy’Oli, Jjul.

  • Obwakabaka bwa Katonda Bufuga! Jjul.

  • Okusinza okw’Amazima Kujja Kukuyamba Okweyongera Okuba Omusanyufu, Maak.

  • ‘Okuyamba Abangi Okutambulira mu Kkubo ery’Obutuukirivu,’ Sseb.

  • Olaba Ebyo Zekkaliya Bye Yalaba? Maak.

  • “Oliba Nange mu Lusuku lwa Katonda,” Ddes.

  • Osobola ‘Okweyambulako Omuntu ow’Edda,’ Maak.

  • Osobola Okuba n’Emirembe mu Biseera Ebizibu, Ddes.

  • Osobola Okufuna Essanyu Erya Nnamaddala, Okit.

  • Osobola Okwesiga Bakkiriza Banno, Sseb.

  • Ossaawo ‘Ekyokulabirako Ekirungi mu Kwogera’? Apul.

  • Sigala ng’Olina Endowooza Ennuŋŋamu ng’Obwesigwa Bwo Bugezeseddwa, Noov.

  • Tokkiriza Kintu Kyonna Kukwawukanya ku Yakuwa, Noov.

  • Tusobola Okuba Abalamu Emirembe Gyonna, Ddes.

  • Wagira Yesu, Omukulembeze Waffe, Jjul.

  • Weesiga Yakuwa nti Bulijjo by’Akola Biba Bituufu? Feb.

  • “Weeyongere Okutambulira mu Mazima,” Agu.

  • Weeyongere Okwambala “Omuntu Omuggya” n’Oluvannyuma lw’Okubatizibwa, Maak.

  • ‘Wuliriza Ebigambo ab’Amagezi Bye Boogera,’ Feb.

  • Yakuwa Afaayo ku Bantu Be, Agu.

  • Yakuwa Awa Emikisa Abo Abasonyiwa Abalala, Jjun.

  • Yakuwa Katonda y’Asingayo Okusonyiwa, Jjun.

  • Yamba Abalala Okugumiikiriza mu Biseera Ebizibu, Ddes.

  • Yigira ku Muganda wa Yesu, Jjan.

EBYAFAAYO

  • Nnakkiriza Yakuwa Okundaga Ekkubo ery’Okutambuliramu (K. Eaton), Jjul.

  • “Nnali Njagala Kukolera Yakuwa” (D. van Marl), Noov.

  • Nnazuula Ekintu Ekirungi Okusinga Okuba Omusawo (R. Ruhlmann), Feb.

  • Nnyumiddwa Okuyiga n’Okuyigiriza Abalala Ebikwata ku Yakuwa (L. Weaver, Jr.), Sseb.

OBADDE OKIMANYI?

  • Abantu abaaliwo mu biseera we baawandiikira Bayibuli baamanyanga batya nti omwezi omupya oba omwaka omupya gutandise? Jjun.

  • Abaruumi baali basobola okukkiriza omuntu eyabanga akomereddwa ku muti okuziikibwa obulungi? Jjun.

  • Ddala Moluddekaayi yaliyo? Noov.

  • Lwaki kyali kirungi okuba nti Yakuwa yakkiriza Abayisirayiri okuwaayo amayiba n’enjiibwa ng’ebiweebwayo? Feb.

  • Lwaki mu Isirayiri ey’edda bazadde b’omuwala baaweebwanga omutwalo? Feb.

OBULAMU N’ENGERI Z’EKIKRISTAAYO

  • Baawa Embwa Zange Bisikwiti (okubuulira ku kagaali), Apul.

  • Engeri gy’Oyinza Okwaŋŋangamu Ebikweraliikiriza, Apul.

  • Kolera ku ‘Tteeka ery’Ekisa’, Jjun.

  • Lwaki Ffe Tetulwana Ntalo ng’Abayisirayiri ab’Edda Bwe Baakolanga? Okit.

  • Oli Mwetegefu ‘Okusikira Ensi’? Ddes.

OMUNAALA GW’OMUKUUMI OGWA BONNA

  • Ebisobola Okutuyamba Okweggyamu Obukyayi, Na. 1

ZUUKUKA!

  • Ensi Ejjudde Ebizibu​—Oyinza Otya Okubigumira? Na. 1