Olukalala lw’Emitwe mu Omunaala gw’Omukuumi ne mu Zuukuka! 2023
Lulaga ekitundu ne magazini mwe kyafulumira
OMUNAALA GW’OMUKUUMI OGW’OKUSOMA MU KIBIINA
ABAJULIRWA BA YAKUWA
1923—Emyaka Kikumi Emabega, Okit.
Hulda Yatuuka ku Kiruubirirwa Kye, Noov.
Okulaga Abantu Aba Buli Ngeri Obusaasizi, Ddes.
EBIBUUZO EBIVA MU BASOMI
Abayisirayiri bwe baali mu ddungu, baalina eby’okulya ebirala bye balyanga ng’oggyeeko emmaanu n’obugubi? Okit.
Engeri gye tutegeeramu ebyo ebikwata ku linnya lya Yakuwa n’obufuzi bwe yalongoosebwamu etya? Agu.
Lwaki omusajja ayogerwako nga “Gundi” yagamba nti bwe yandiwasizza Luusi ‘yandyonoonye’ obusika bwe? (Luus. 4:1, 6), Maak.
Oluvannyuma lwa Yesu okuzaalibwa, lwaki Yusufu ne Maliyamu baasigala e Besirekemu mu kifo ky’okuddayo e Nazaaleesi? Jjun.
EBINAAKUYAMBA MU KWESOMESA
Abaana Bye Basobola Okukolako (jw.org), Sseb.
By’Olina Okukulembeza nga Weesomesa, Jjul.
Ebitundu Ebiri mu Omunaala gw’Omukuumi Ebitasomebwa mu Kibiina (JW Library®), Jjun.
Ebituyamba mu Kunoonyereza Ebiri ku LAYIBULALE EY’OKU MUKUTU GWAFFE OGWA INTANEETI™, Maay.
Engeri Gye Tuyinza Okutuukana n’Enkyukakyuka Ezikoleddwa mu Ngeri Gye Tutegeeramu Ebyawandiikibwa (Watch Tower Publications Index oba Ekitabo Ekiyamba Abajulirwa ba Yakuwa Okunoonyereza), Okit.
Engeri y’Okukozesaamu Ekitundu “Laba Ebipya” (JW Library® ku jw.org), Maak.
Kwata Ennyimba Zaffe mu Mutwe (jw.org), Noov.
Oganyulwa mu ngeri ennyiriri ezitali zimu mu Bayibuli gye zinnyonnyolwa mu Ekitabo Ekiyamba Abajulirwa ba Yakuwa Okunoonyereza? Apul.
Okuzuula Awali Ebitundu Ebiteekebwako (jw.org), Feb.
Onyumirwa okusoma ebyafaayo bya baganda baffe ne bannyinaffe? Jjan.
Weeyongere Okuyiga Ebikwata ku Ngeri za Yakuwa (Watch Tower Publications Index oba Ekitabo Ekiyamba Abajulirwa ba Yakuwa Okunoonyereza), Agu.
EBITUNDU EBY’OKUSOMA
Abakadde Muyigire ku Gidiyoni, Jjun.
Abato—Bulamu bwa Ngeri Ki Bwe Mwagala? Sseb.
Ab’oluganda Abato—Mufuuke Abasajja Abakulu mu by’Omwoyo, Ddes.
“Ajja Kubafuula ba Maanyi,” Okit.
Bannyinaffe Abato—Mufuuke Abakazi Abakulu mu by’Omwoyo, Ddes.
Bayibuli by’Etubuulira ku Oyo Eyagiwandiisa, Feb.
Beera Mukakafu nti ‘Ekigambo kya Katonda Ge Mazima,’ Jjan.
Biki Bye Tuyigira ku Byamagero Yesu Bye Yakola? Apul.
Bw’Oba Omukkakkamu, Oba wa Maanyi, Sseb.
Bye Tuyiga mu Bbaluwa za Peetero Ebbiri, Sseb.
Engeri gy’Oyinza Okweteekerateekera Okubatizibwa, Maak.
Engeri Yakuwa gy’Addamu Essaala Zaffe, Maay.
Fuba Okutegeera Obulungi Ekigambo kya Katonda, Okit.
Ganyulwa mu Bujjuvu mu Kusoma Bayibuli, Feb.
Koppa Yakuwa nga Toba Mukakanyavu, Jjul.
Kozesa Ebitonde Okuyigiriza Abaana Bo Ebikwata ku Yakuwa, Maak.
“Ku Kino Bonna Kwe Banaategeereranga Nti Muli Bayigirizwa Bange,” Maak.
Kuuma “Ennimi z’Omuliro gwa Ya” nga Zibumbujja, Maay.
Lwaki Osaanidde Okubatizibwa? Maak.
Lwaki Tusaanidde Okutya Yakuwa? Jjun.
“Mubeere nga Mutegeera Bulungi, Mubeere Bulindaala,” Feb.
“Mukyusibwe nga Mufuna Endowooza Empya,” Jjan.
“Mwannyoko Ajja Kuzuukira,” Apul.
‘Nnywera, Tosagaasagana,’ Jjul.
Okulongoosa mu Ngeri Gye Tusabamu, Maay.
“Okwagala kwa Kristo Kutusindiikiriza,” Jjan.
Oli ‘Muwulize’? Okit.
Osobola Okuba Omukakafu nti Yakuwa Ajja Kukuyamba mu Biseera Ebizibu, Noov.
Osobola Okutuuka Ku Biruubirirwa, Maay.
Siima Ekirabo eky’Obulamu Katonda Kye Yakuwa, Feb.
Siima Enkizo gy’Olina ey’Okusinziza Yakuwa mu Yeekaalu ey’Eby’Omwoyo, Okit.
Tusobola Okuyitibwa Abatuukirivu Bwe Twoleka Okukkiriza Okuliko Ebikolwa, Ddes.
Tuyinza Tutya Okukuuma Okwagala Kwe Tulina eri Abalala nga Kunywevu? Noov.
Tuyinza Tutya Okweyongera Okuba Abakakafu Nti Wajja Kubaawo Ensi Empya? Apul.
Tuzziŋŋanemu Amaanyi nga Tuli mu Nkuŋŋaana, Apul.
Weenyumiririze mu Ssuubi Eritamalaamu Maanyi, Ddes.
Weesige Yakuwa nga Samusooni Bwe Yakola, Sseb.
Weeteekereteekere Olunaku lwa Yakuwa, Jjun.
Weetegekedde Ekibonyoobonyo Ekinene? Jjul.
Weetikke by’Osobola Ebirala Obyeggyeko, Agu.
Weeyongera Okukula mu Kwagala, Jjul.
Weeyongere Okuganyulwa mu Kutya Katonda, Jjun.
Weeyongere Okugumiikiriza, Agu.
Weeyongere Okutambulira mu ‘Kkubo ery’Obutukuvu,’ Maay.
Weeyongere Okuweereza Yakuwa nga Peetero Bwe Yakola, Sseb.
Weeyongere Okuyiga Ebikwata ku Yakuwa Okuyitira mu Bintu Bye Yatonda, Maak.
Yakuwa Ajja Kukuyamba ng’Oyolekagana n’Ebizibu by’Obadde Tosuubira, Apul.
Yakuwa Akuyamba Osobole Okutuuka ku Buwanguzi, Jjan.
Yakuwa Anaddamu Okusaba Kwange? Noov.
Yakuwa Atukakasa nti Ajja Kufuula Ensi Olusuku Lwe, Noov.
Yakuwa Atuwa Emikisa Bwe Tufuba Okubaawo ku Kijjukizo, Jjan.
Yigira ku Bunnabbi Obuli mu Bayibuli, Agu.
Yigira ku Danyeri, Agu.
EBYAFAAYO
Ndabye Abantu ba Yakuwa Abalina Okukkiriza okw’Amaanyi (R. Landis), Feb.
Nfunye Essanyu mu Kuweereza Yakuwa era Njize Ebintu Bingi (R. Kesk), Jjun.
Mpulira nga Nnina Obukuumi Obwa Nnamaddala Kubanga Nneesiga Yakuwa (I. Itajobi), Noov.
Okufaayo ku Balala Kivaamu Emiganyulo Mingi (R. Reid), Jjul.
OBADDE OKIMANYI?
Ebizuuliddwa awali amatongo ga Babulooni eky’edda ebikwata ku matoffaali n’engeri gye gaakolebwangamu, biraga bitya nti ebyo Bayibuli by’eyogerako bituufu? Jjul.
OBULAMU N’ENGERI Z’EKIKRISTAAYO
OMUNAALA GW’OMUKUUMI OGWA BONNA
Obulwadde Obukosa Ebirowoozo—Engeri Bayibuli gyʼEyinza Okutuyamba, Na. 1
ZUUKUKA
Ddala Ensi Eneesaanawo? Ebituwa Essuubi, Na. 1