OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA Ddesemba 2024
Omunaala guno gulimu ebitundu eby’okusoma mu kibiina okuva nga Febwali 3–Maaki 2, 2025.
EKITUNDU EKY’OKUSOMA 48
Bye Tuyigira ku Kyamagero eky’Emigaati
Kya kusomebwa okuva nga Febwali 3-9, 2025.
EKITUNDU EKY’OKUSOMA 49
Kiki ky’Osaanidde Okukola Okufuna Obulamu Obutaggwaawo?
Kya kusomebwa okuva nga Febwali 10-16, 2025.
EKITUNDU EKY’OKUSOMA 50
Abazadde—Muyambe Abaana Bammwe Okunyweza Okukkiriza Kwabwe
Kya kusomebwa okuva nga Febwali 17-23, 2025.
EKITUNDU EKY’OKUSOMA 51
Amaziga Go ga Muwendo Nnyo eri Yakuwa
Kya kusomebwa okuva nga Febwali 24–Maaki 2, 2025.
EBYAFAAYO
Sirekeranga Awo Kuyiga
Ow’oluganda Joel Adams ayogera ku ebyo ebimuyambye okufuna essanyu ng’aweereza Yakuwa okumala emyaka egisukka mu 80.
Ebibuuzo Ebiva mu Basomi
“Bamalayika abalonde” aboogerwako mu 1 Timoseewo 5:21 be baani?
Okyajjukira?
Ofubye okusoma magazini z’Omunaala gw’Omukuumi ze tufunye mu mwaka guno? Laba oba ng’osobola okuddamu ebibuuzo bino wammanga.
Abantu Abeesigwa Batuukiriza Obweyamo Bwabwe
Biki bye tuyigira ku Yefusa ne muwala we?