Ebiri Ku JW Library Ne Ku JW.ORG
KYAJJAWO KYOKKA?
Ebikono bya Octopus Ebyewuunyisa
Ebikono by’ekiramu ekimu eky’omu nnyanja ekiyitibwa octopus ebigonda era ebisobola okweweta ku buli ludda bireetedde ba yinginiya okukola ebyuma abasawo bye basobola okweyambisa okulongoosa ebitundu by’omubiri eby’omunda ng’omuntu tebamusaze nnyo.
Ku JW Library, genda wansi wa PUBLICATIONS > ARTICLE SERIES > WAS IT DESIGNED?
Ku jw.org, genda wansi wa BIBLE TEACHINGS > SCIENCE & THE BIBLE > WAS IT DESIGNED?
BAYIBULI EKYUSA OBULAMU BW’ABANTU
Óscar mukakafu nti singa teyayiga Bayibuli, yandibadde yafa dda. Kiki ekyayamba omusajja oyo ow’omu El Salvador eyali mu kibinja ky’abayaaye okukyusa obulamu bwe?
Ku JW Library, genda wansi wa PUBLICATIONS > ARTICLE SERIES > BIBLE CHANGES LIVES.
Ku jw.org, genda wansi wa BIBLE TEACHINGS > PEACE & HAPPINESS > THE BIBLE CHANGES LIVES.