OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA Maayi 2019
Magazini eno erimu ebitundu eby’okusoma okuva nga Jjulaayi 1 okutuuka nga Agusito 4, 2019.
Okwagala n’Obwenkanya mu Kibiina Ekikristaayo
Etteeka lya Kristo kye ki, era likubiriza litya obwenkanya?
Okwagala n’Obwenkanya mu Nsi Ennyonoonefu
Abazadde bayinza batya okukuuma abaana baabwe ne batakabasanyizibwa, era abakadde bayinza batya okukuuma ekibiina?
Okubudaabuda Abo Abaakabasanyizibwa
Ekigambo kya Katonda, abakadde, ne bannyinaffe abakulu mu by’omwoyo bayinza batya okubudaabuda oyo eyakabasanyizibwa?
Tobuzaabuzibwa ‘Magezi ga Nsi Eno’
Lwaki Yakuwa yekka y’asobola okuwa abantu obulagirizi obwesigika. Bayibuli etuyamba etya okwetunuulira mu ngeri entuufu?
Weeyongere Okulongoosa mu Ngeri Gye Weesomesaamu!
Tuyinza tutya okumanya bye tulina okukulembeza tusobole okuganyulwa mu bujjuvu mu kwesomesa?