Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Ebiri Ku Jw Library Ne Ku JW.ORG

Ebiri Ku Jw Library Ne Ku JW.ORG

ABAVUBUKA BYE BEEBUUZA

Ebintu Ebirimu Amaanyi Agatali ga Bulijjo bya Mutawaana?

Bangi banyumirwa okulaguzisa emmunyeenye, okwenyigira mu by’obulogo, oba okulaba firimu ezirimu ebintu ebitiisa. Kabi ki akali mu bintu ebyo?

Ku JW Library, genda wansi wa PUBLICATIONS > ARTICLE SERIES > YOUNG PEOPLE ASK.

Ku jw.org, genda wansi wa BIBLE TEACHINGS > TEENAGERS > YOUNG PEOPLE ASK.

OBADDE OKIMANYI?

Ebiyiikuddwa Biraga nti Kabaka Dawudi Yaliwo Ddala

Abantu abamu abawakanya Bayibuli bagamba nti Kabaka Dawudi teyaliiwo. Kiki abo abayiikuula ebintu eby’edda kye bazudde?

Ku jw.org, genda wansi wa BIBLE TEACHINGS > HISTORY & THE BIBLE > THE BIBLE’S HISTORICAL ACCURACY.