OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA Noovemba 2024

Omunaala guno gulimu ebitundu eby’okusoma mu kibiina okuva nga Jjanwali 6–​Febwali 2, 2025.

EKITUNDU EKY’OKUSOMA 44

Oyinza Otya Okugumira Obutali Bwenkanya?

Kya kusomebwa okuva nga Jjanwali 6-12, 2025.

EKITUNDU EKY’OKUSOMA 45

Kye Tuyigira ku Bigambo by’Abasajja Abeesigwa Ebyasembayo

Kya kusomebwa okuva nga Jjanwali 13-19, 2025.

EKITUNDU EKY’OKUSOMA 46

Ab’Oluganda​—⁠Muluubirira Okufuuka Abaweereza mu Kibiina?

Kya kusomebwa okuva nga Jjanwali 20-26, 2025.

EKITUNDU EKY’OKUSOMA 47

Ab’Oluganda​—⁠Muluubirira Okuweereza ng’Abakadde mu Kibiina?

Kya kusomebwa okuva nga Jjnwali 27–​Febwali 2, 2025.

EBYAFAAYO EBIKWATA KU BULAMU BW'AB'OLUGANDA

Yakuwa Yatuwa Amaanyi mu Biseera eby’Olutalo ne mu Biseera eby’Emirembe

Paul ne Anne Crudass boogera ku ngeri Yakuwa gye yabayambamu mu biseera eby’olutalo ne mu biseera ebirala ebizibu.

Ebinaakuyamba Okwesomesa Obutayosa

Ebintu bina ebinaakuyamba okwesomesa Bayibuli obutayosa era n’okunyumirwa by’osoma.

Funa Ekifo Ekirungi eky’Okusomeramu

Lowooza ku bintu bisatu ebisobola okukuyamba okuganyulwa nga weesomesa.