OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA Okitobba 2023
Omunaala guno gulimu ebitundu eby’okusoma mu kibiina okuva nga Ddesemba 11, 2023–Jjanwali 7, 2024.
1923—Emyaka Kikumi Emabega
Mu 1923 Abayizi ba Bayibuli bazzibwamu amaanyi olw’enkyukakyuka ze baakola mu kusinza kwabwe ne mu mulimu gw’okubuulira ezaabasobozesa okweyongera okuba obumu, obukyaliwo ne leero mu kusinza okw’amazima.
EKITUNDU EKY’OKUSOMA 44
Fuba Okutegeera Obulungi Ekigambo kya Katonda
Kya kusomebwa mu wiiki ya Ddesemba 25-31, 2023.
EKITUNDU EKY’OKUSOMA 45
Siima Enkizo gy’Olina ey’Okusinziza Yakuwa mu Yeekaalu ey’Eby’Omwoyo
Kya kusomebwa mu wiiki ya Jjanwali 1-7, 2024.
Ebibuuzo Ebiva mu Basomi
Abayisirayiri bwe baali mu ddungu, baalina eby’okulya ebirala bye balyanga ng’oggyeeko emmaanu n’obugubi?