OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA Okitobba 2024

Omunaala guno gulimu ebitundu eby’okusoma mu kibiina okuva nga Ddesemba 9, 2024–​Jjanwali 5, 2025.

1924​—⁠Emyaka Kikumi Emabega

Mu 1924, Abayizi ba Bayibuli baayoleka obuvumu ne beeyongera okubuulira amawulire amalungi.

EKITUNDU EKY’OKUSOMA 40

Yakuwa “Awonya Abamenyese Omutima”

Kya kusomebwa okuva nga Ddesemba 9-15, 2024.

EKITUNDU EKY’OKUSOMA 41

Bye Tuyigira ku Yesu mu Nnaku 40 Ezaasembayo ng’Ali ku Nsi

Kya kusomebwa okuva nga Ddesemba 16-22, 2024.

EKITUNDU EKY’OKUSOMA 42

Siima Abo Yakuwa ne Yesu Be Batuwadde “ng’Ebirabo”

Kya kusomebwa okuva nga Ddesemba 23-29, 2024.

EKITUNDU EKY’OKUSOMA 43

Ebiyinza Okutuyamba Okuggwaamu Okubuusabuusa

Kya kusomebwa okuva nga Ddesemba 30, 2024–​Jjanwali 5, 2025.

Obadde Okimanyi?

Okuyimba kwali kukulu kwenkana wa mu Isirayiri ey’edda?

Ebibuuzo Ebiva mu Basomi

Ekisasi ky’oku yeekaalu ya Sulemaani kyali kyenkana wa obugulumivu?

Ddamu Ofumiitirize ku Nsonga Enkulu

Kyali kikuzibuwaliddeko okujjukira bye wali waakamala okusoma? Kiki ekiyinza okukuyamba?