OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA Maayi 2015

Magazini eno erimu ebitundu ebirina okusomebwa mu kibiina okuva nga Jjuuni 29 okutuuka nga Jjulaayi 26, 2015.

EBYAFAAYO EBIKWATA KU BULAMU BW'AB'OLUGANDA

Okujjukira Okwagala Kwe Nnalina mu Kusooka Kinnyambye Nnyo

Manya ebikwata ku Anthony Morris III, ali ku Kakiiko Akafuzi ak’Abajulirwa ba Yakuwa.

Beera Bulindaala—Sitaani Ayagala Kukulya!

Waliwo ebintu bisatu ebikwata ku Sitaani ebiraga nti mulabe mubi nnyo.

Osobola Okulwanyisa Sitaani—N’Omuwangula!

Oyinza otya okwewala amalala, omwoyo ogw’okwagala ebintu, n’ebikolwa eby’obugwenyufu?

‘Baalengera’ Ebintu Ebyasuubizibwa

Abasajja n’abakazi abeesigwa ab’edda baateekawo ekyokulabirako ekirungi mu kufumiitiriza ku mikisa egy’omu maaso.

Koppa Oyo Asuubiza Obulamu Obutaggwaawo

Ddala tusobola okutegeera embeera gye tutabangamuko?

Ebibuuzo Ebiva mu Basomi

Googi ow’e Magoogi ayogerwako mu kitabo kya Ezeekyeri y’ani?

OKUVA MU TTEREKERO LYAFFE

Yalaba Okwagala okw’Amaanyi mu Bantu ba Yakuwa

Bw’oba watandika okugenda ku nkuŋŋaana ennene ez’Abajulirwa ba Yakuwa mu myaka gya 1990 oba oluvannyuma, kiyinza okukwewuunyisa okumanya ku nteekateeka gye twalina okumala emyaka egiwerako.