Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Okuzikirizibwa kwa Sodomu ne Ggomola

Okuzikirizibwa kwa Sodomu ne Ggomola

Eri Abavubuka Baffe

Okuzikirizibwa kwa Sodomu ne Ggomola

Obulagirizi: Weekenneenye ekitundu kino ng’oli mu kifo ekisirifu. Bw’oba osoma ebyawandiikibwa, kuba akafaananyi nga naawe kennyini wooli. Laba ebigenda mu maaso. Wuliriza aboogera. Weeteeke mu bigere by’abo abasinga okwogerwako.

WEKKAANYE EBYALIWO.​—SOMA OLUBEREBERYE 19:1-14.

Nnyonnyola endabika y’abagenyi ba Lutti nga bw’okuba akafaananyi k’endabika yaabwe.

․․․․․

Olowooza bantu ba ngeri ki abaali mu kibinja ekyo?

․․․․․

NOONYEREZA.​—SOMA OLUBEREBERYE 13:7-13.

Lutti yatuuka atya okubeera mu Sodomu?

․․․․․

Lwaki Yakuwa yasalira abantu b’omu kibuga ekyo omusango gw’okuzikirizibwa?

․․․․․

SOMA OLUBEREBERYE 19:15-26.

Yakuwa yalaga atya Lutti ekisa?

․․․․․

Lwaki mukazi wa Lutti yatunula emabega?

․․․․․

Lwaki yazikirizibwa?

․․․․․

SSA MU NKOLA BY’OYIZE. WANDIIKA BY’OYIZE KU  . . .

Ngeri Yakuwa gy’atunuuliramu obubi.

․․․․․

Busaasizi bwa Yakuwa.

․․․․․

Yakuwa bw’alabula abantu be nga tannazikiriza babi.

․․․․․

Kintu ki mu ebyo by’osomye ekisinze okukuganyula, era lwaki.

․․․․․

․․․․․