Wandyagadde Okukyalirwa?
Wandyagadde Okukyalirwa?
Wadde ng’oli mu nsi eno ejjudde emitawaana, osobola okufuna essanyu okuva mu kumanya okutuufu okwa Bayibuli okukwata ku Katonda, Obwakabaka bwe, era n’ekigendererwa kye eky’ekitalo eri abantu. Bw’oba wandyagadde okumanya ebisingawo oba omuntu okukukyalira akuyigirize Bayibuli mu maka go awatali kusasula, oyinza okugenda ku mukutu gw’Abajulirwa ba Yakuwa ogwa intaneeti: www.watchtower.org.