OMUNAALA GW'OMUKUUMI Maaki 2014 | Omanyi Katonda Kye Yakukolera?
Katonda atuwa obulamu n’ebyo bye twetaaga okusobola okunyumirwa obulamu. Naye ebyo byokka by’atukolera?
OMUTWE OGULI KUNGULU
Omanyi Katonda Kye Yakukolera?
Omusingi ogugamba nti “obulamu olw’obulamu” gutuyamba okumanya ensonga lwaki Katonda yawaayo “Omwana we eyazaalibwa omu yekka.”
OMUTWE OGULI KUNGULU
Omukolo gw’Otosaanidde Kusubwa
Tukwaniriza ku mukolo guno ogw’okujjukira okufa kwa Yesu.
EBYAFAAYO EBIKWATA KU BULAMU BW'AB'OLUGANDA
Nnina Amaanyi Wadde nga Ndi Mulwadde
Soma ku ngeri omukazi atambulira mu kagaali k’abalema, okukkiriza kwe gye kwamuyamba okufuna “amaanyi agasinga ku ga bulijjo.”
Amadiini Okukolera Awamu —Katonda Akitwala Atya?
Kiki ekiyinza okuyamba abantu okuba obumu? Soma omanye engeri Bayibuli gy’eddamu ekibuuzo ekyo.
Okubunyisa Ekigambo kya Katonda mu Sipeyini ey’Edda
Kiki abayizi abaawandiikanga Ebyawandiikibwa ku mayinja kye bafaananya n’abo abaakukusanga Bayibuli?
Bayibuli Eddamu Ebibuuzo Bino
Ekibi kya Adamu, omuntu eyasooka, n’okufa kwa Yesu birina akakwate. Mu ngeri ki?
Ebirala Ebyajulizibwako mu Magazini Eyakubibwa mu Kyapa
Bayibuli Eyogera Ki ku Ppaasika?
Laba ensibuko y’ebintu bitaano ebikolebwa ku Ppaasika.