OMUNAALA GW'OMUKUUMI Ssebutemba 2015 | Abajulirwa ba Yakuwa Be Baani?

Soma ebitundu bino osobole okufuna eky’okuddamu.

OMUTWE OGULI KUNGULU

Abajulirwa ba Yakuwa Be Baani?

Naawe olina emu ku ndowooza zino?

OMUTWE OGULI KUNGULU

Abajulirwa ba Yakuwa Bantu Ba Ngeri Ki?

Tusangibwa mu buli nsi.

OMUTWE OGULI KUNGULU

Biki Abajulirwa ba Yakuwa bye Bakkiriza?

Enzikiriza zaffe zonna zeesigamye ku kintu kimu ekikulu kye tukkiriza ku Bayibuli.

OMUTWE OGULI KUNGULU

Omulimu Gwaffe Guyimirizibwawo Gutya?

Ssente tuziggya wa? Zukozesebwa zitya?

OMUTWE OGULI KUNGULU

Lwaki Tubuulira?

Tulina ensonga enkulu ssatu lwaki tubuulira mu nsi yonna.

EBYAFAAYO EBIKWATA KU BULAMU BW'AB'OLUGANDA

Nnazuula Ekintu Ekisinga Ettutumu

Mina Hung Godenzi yafuuka mututumufu mu lunaku lumu, naye teyafuna ssanyu nga bwe yali asuubira.

Bayibuli ya Bedell—Yayamba Bangi Okwongera Okutegeera Ebyawandiikibwa

Bayibuli ya Bedell ye yali ekozesebwa okumala emyaka 300.

Owulira nti Katonda Takufaako?

Wali weebuuzizzaako nti, ‘Lwaki Katonda alese ekizibu kino okuntuukako?’

Bayibuli Eddamu Ebibuuzo Bino

Obunnabbi bwa Bayibuli butuganyula butya?

Ebirala Ebyajulizibwako mu Magazini Eyakubibwa mu Kyapa

Olutalo Amagedoni Kye Ki?

Ekigambo Amagedoni kikozesebwa omulundi gumu gwokka mu Bayibuli, naye olutalo olwo lwogerwako mu Bayibuli yonna.