ZUUKUKA Na. 1 2021 | Amagezi Agatuyamba Okuba Abasanyufu
Ffenna twagala okuba abasanyufu mu bulamu era abamativu. Laba engeri gye tuyinza okufuna amagezi agasobola okutuyamba okuba abasanyufu mu bulamu.
Amagezi Agatuyamba Okuba Abasanyufu
Katonda Omuyinza w’Ebintu Byonna atuwa amagezi agatusobozesa okuba abasanyufu kati, era ne mu biseera eby’omu maaso.
Amagezi Agasobozesa Amaka Okubaamu Essanyu
Amaka okusobola okubaamu essanyu, kiki abaami, abakyala, abazadde, n’abaana kye balina okukola?
Amagezi Agatuyamba Okukolagana Obulungi n’Abalala
Biki ebisobola okutuyamba okukolagana obulungi n’abalala?
Ebinaakuyamba Okuba Omusanyufu era Omumativu
Biki ebisobozesa omuntu okuba omusanyufu era omumativu?
Lwaki Tubonaabona, Tukaddiwa, era Tufa?
Laba ebintu bina ebiviirako abantu okubonaabona, okukaddiwa, n’okufa.
Enjigiriza Ezituwa Essuubi
Laba ebimu ku bintu ebirungi Katonda by’atusuubiza ebitusobozesa okuba n’essuubi erikwata ku biseera eby’omu maaso.
Amagezi Agatuyamba Okusemberera Katonda
Biki Bayibuli by’eyogera ku Katonda ebinaakuyamba okumumanya n’okuba n’enkolagana ennungi naye?
Osobola Okuzuula Amagezi
Katonda akukubiriza okufuna amagezi ag’omuganyulo agava gy’ali. Onoofuba okugafuna?
Wandyagadde Okumanya Ebisingawo?
Bwe kiba kityo, waliwo vidiyo, vidiyo za bukatuuni, ababuuzibwa ebibuuzo, n’eby’okusoma ebisobola okukuyamba okusalawo obulungi mu bulamu n’osobola okuba omusanyufu.