Wandyagadde Okumanya Ebisingawo?
Omusajja omu ow’amagezi yagamba nti: “Amagezi kye kintu ekisinga obukulu, kale funa amagezi, era mu byonna by’ofuna, funa n’okutegeera.” (Engero 4:7) Omutonzi waffe atuyamba okufuna amagezi n’okutegeera ebituyamba okusalawo mu ngeri ey’amagezi ne tusobola okufuna essanyu mu bulamu.
Bw’oba nga wandyagadde okumanya amagezi amalala agali mu Bayibuli, genda ku jw.org/lg. Ku mukutu ogwo kuliko . . .
BAYIBULI
VIDIYO
VIDIYO ZA BUKATUUNI
ABABUUZIBWA EBIBUUZO
N’EBY’OKUSOMA
Byonna bya bwereere, era biyamba abantu bonna.