Danyeri: Yayoleka Okukkiriza Obulamu bwe Bwonna

Ng’ali wala nnyo okuva awaka, okukkiriza kwa Danyeri n’obwesigwa bwe bigezesebwa ng’agezaako okukuuma obugolokofu.

Danyeri: Yayoleka Okukkiriza Obulamu bwe Bwonna—Ekitundu I

Ng’atali na ba mu maka ge era nga n’ekibuga ky’ewaabwe kiri matongo, Danyeri anaasigala ng’alina enkolagana ennungi ne Yakuwa Katonda?

Danyeri: Yayoleka Okukkiriza Obulamu bwe Bwonna—Ekitundu II

Obwakabaka obw’amaanyi buyimuka. Danyeri ayolekagana n’abalabe abalala. Okukkiriza kwe kugezesebwa okusinga bwe kyali kibadde.