Mujjukire Mukazi wa Lutti
Okulabula Yesu kwe yawa emyaka nga 2,000 emabega kukulu nnyo gye tuli leero. Laba engeri Brian ne Gloria gye bayiga okukuuma abaana baabwe eri ebintu eby’akabi Yesu bye yalabulako.
Mujjukire Mukazi wa Lutti Ekitundu 1
Amaka gaatandika gatya okuweereza Katonda n’eby’obugagga?
Mujjukire Mukazi wa Lutti—Ekitundu 2
Kiki ekiyinza okutuleetera obutatwala bya mwoyo ng’ekintu ekikulu?
Mujjukire Mukazi wa Lutti—Ekitundu 3
Ebyo Yesu bye yayogera ku muka Lutti byali bya kutuyigiriza. Muka Lutti yali asobola okwewala ekyo ekyamutuukako. Era naffe tusobola okukyewala okututuukako.