Buuka ogende ku bubaka obulimu

Omwana Eyali Azaaye Akomawo

Omuvubuka atandika okukolagana nabo abeeyisa mu ngeri etatuukana n’emisingi gy’Ekikristaayo gye yayigirizibwa. Bazadde be ne muganda we bakwatibwako batya ng’atandise okubuusa amaaso emisingi gy’Ekikristaayo? Kiki kye tuyinza okuyigira ku muzannyo guno ogulaga akabi abavubuka ke boolekaganye nako leero?