“Katonda Yamufuula Mukama Waffe era Kristo”
Ekiseera bwe kigenda kiyitawo, omuntu ayinza okutandika okubuusabuusa ebintu by’akkiririzaamu era n’okukkiriza kwe ne kukendeera. Firimu eno ejja kukuyamba okunyweza okukkiriza kw’olina mu Yesu, Masiya eyasuubizibwa era Kabaka w’Obwakabaka bwa Katonda.
“Katonda Yamufuula Mukama Waffe era Kristo” (Ekitundu 1)
Okakasiza ku ki nti Katonda yafuula Yesu Mukama waffe era Kristo?
“Katonda Yamufuula Mukama Waffe era Kristo” (Ekitundu 2)
Weetegereze ebintu ebiyinza okukuyamba okuba n’okukkiriza okw’amaanyi mu Yesu.